[Intro] Oba nkugulire akasawo ka vasachi Oba nkutwale mu ka hotel ofune massage Kuba endabikayo oli mulungi Obakubisa obakubisa abo ba fagi I say katono katono naye kakola Gwe wotali mbera sefuna Say, nze mbera sefuna Kino bwekiba kilwadde kino tekiwona Say, wanzibula amaaso maaso ana Kati kulembera baby gwosaana Nkuyita sweetie my banana na Nkwagala nnyo kyovolaba nkuwana na Me say
[Chorus] Smart wire Onkubisa smart wire Onkubisa nze nno omeza namalala Nkubisa batulage neku live wire.
[Chorus] Smart wire Onkubisa smart wire Onkubisa nze nno omeza namalala Nkubisa batulage neku live wire
[Conclusion] Oba nkugulire akasawo ka vasachi Oba nkutwale mu ka hotel ofune massage Kuba endabikayo oli mulungi Obakubisa obakubisa abo ba fagi I say katono katono naye kakola Gwe wotali mbera sefuna Say, nze mbera sefuna Kino bwekiba kilwadde kino tekiwona.
Thanks for watching. For music details tells : +256708559019 #KIKKU PRO UGANDA